Lyrics
Binene lyrics - NTAATE
...
INTERLUDE
…..Andabamu binene, “ntaate”
Eno ensi neweba ekulabamu kitono mukama akulabamu bitole ebinene..
CHORUS
Ebitangazibwa nebilabibwa mu ggulu jotalaba binene
Ebisindikibwa binaaba bibyo awatali kuvuganya binene x2
VERSE 1
Ohhh binene nnyo katonda byakulabamu,newoba mutono ga dawudi ,mu mukama goliyasi omumegga,
Bakulaba ng’ekitagasa naye mukama akulabamu omwana kwafiira, lw’olibeera danyeeri mu mpologoma eziluma ennyama walayi zilikuzira..lw’olibeera ku nnyanja ewatayitika ku lulwo.. mukama alikola ettaka ahhhh
Mmeme yange onyweranga
Mutima gwange onyweranga
Mmeme yange onyweranga aah ahh
Mutima gwange nyweeraaaa…
CHORUS
Ebitangazibwa nebilabibwa mu ggulu jotalaba binene
Ebisindikibwa binaaba bibyo awatali kuvuganya binene x2
VERSE 2
Wabula binene nnyo silojja gwe webuuze ntiiiii,,,, mukono gw’ani ogukwaata wano awaluma newawona (gwa Mukama)
Lulimi lw’ani lwetusaba lutwatulile emikisa jetufuna ah ah
Abitulabamu ebinene abalala byebatunonyaamu nebibula…
Lw’olibeera danyeeri mu mpologoma eziluma ennyama walayi zilikuzira..lwolibeera ku nnyanja ewatayitika ggwe ku lulwooo… mukama era alikola ettaka ahhhh ahh
Mmeme yange onyweranga
Mutima gwange onyweranga
Mmeme yange onyweranga aah ahh
Mutima gwange nyweeraaaa…
CHORUS
Ebitangazibwa nebilabibwa mu ggulu jotalaba binene
Ebisindikibwa binaaba bibyo awatali kuvuganya binene x4