Lyrics
Kwata Omukono Gwange lyrics - Judith Babirye
...
Nebeerawo ntya nze ng' nsi eyugga
Yesu nebeerawo ntya ng' embuyaga ng' ekunta
Nga nebempise abange emitima jamagimbi
Oohh! Ng'abaseka kungulu
So omunda ng'abalina amafumu
Yesu ndebeerawo ntya nze ddala
yonna mu maaso jendaga
mazima ndikabila ani nze
Nga toli nange
Mu nsi eno eyugga ng'elyato
Kanyimuse amaso jooli
Ohhh! ensi ettisa, nsaba MUKAMA nkwata
Omukono
Chorus
Nkwata nkwata omukono gwange!
Kwata omukono
Ndibeerawo ntya ng'embuyaga ng' ekunta?
Taata nyweza omukono gwange
Kubanga nomala onjabulira
Ddala olibeera onzise x2
Yesu ndebeerawo ntya nze ng'amagezi Taata gampwedde
Ndi kabir'ani nze
Mu nsi eno mbeerawo kululwo
silina amanyi amalala
Oohhh nsi entisa nsaba Yesu
nkwata omukono
Kwataaa kwata omukono gwange
nsaba nyweza omukono
ndebeerawo ntya ng'embuyaga ekuntaaa?
Mazima ndibeerawo ntya nze
Kwata nyweza omukono gwange
kubanga nomala onjabulira
ddala olibeera onzise
Maama asobola kukyawa omwana
gwazaara
Ne Taata asobola kulekawo omwana
gwazaara
Yesu tokyuka tokyuka! olaba tokyuka
tokyuka nedda
Nkulembera ngobelere yona
mu maaso jendaga eehh kale
Kwataaa kwata omukono gwange
Mazima ndibeerawo ntya nze
ndibeerawo ntya ng'embuyaga ekunta
nvunama nvunama wooli
Kwataaa nyweza omukono
kubanga nomala onjabulira
ddala olibeera onzise x2